Ekitabo kino kyekimu kubitabo ebivvunule mu munkola empya eya islamhouse, era nga kivvunula ekitabo ekirina omutwe ogugamba nti “Obwetteeka bw’okugoberera sunnah za Nabbi n’okukaafuwala kw’oyo azitamwa” ekya Shk. Ibun Baazi, mu lulimi oluganda
Ekitabo kino kyekimu kubitabo ebivvunule mu munkola empya eya islamhouse, era nga kivvunula ekitabo ekirina omutwe ogugamba nti “Ebyonona Obusiraamu” ekya Shk. Ibn Baazi, mu lulimi oluganda
NGA BWEKIRI NTI EBIKOLO BY’OBUKKIRIZA KIMU KUBINTU OMUSIRAAMU BYATEKEDDWA OKUMANYA ERA NGA TASONYIYIBWA OLWOBUTABIMANYA YENSONGA LWAKI SHK. YAFAAYO OKUNNYONNYOLA EKITABO KINO ABASIRAAMU BAKIGANYULWEMU ERA NGA KULWOBUYINZA BWA ALLAH N’OKUSAASIRA KWE KIVVUNUDWA MULULIMI OLUGANDA.
Ekitabo kino kyawandiikibwa Shk. Muhammadi Al miin bun Al mukhtaar Alshinqeet, era nga yannyonnyo mukyo obujjuvu bwe ddiini y’obusiraamu era nga yabunnyonnyolera munsonga kumi
Ekitabo kino kikwata kunzikiriza shk. Yagendera mukukiwandiika Okukakasa n’okuyimirizaawo obwaggeggere (obwomu) bwa Allah mu Bayibuli nemu Qur’aan eyekitiibwa, era nti obubaka bwaba Nabbi bonna buyimiriddewo kwekyo era nti ne ddiini yabwe bonna eri emu.