Shk. Yatambuliza omusomo guno kukyafaayo kya nabbi muusa (a.s.w) ne falaawo, nannyonnyola nti allah yalindikiriza falaawo ekiseera kinene nnyo kubanga ye allah mukwatampola kwekyo kyayagala
Yannyonnyola shk. Mumusomo guno ebimu ebiraga obubi bwa sitaani eri omuntu era nga mubyo mulimu nti yeyaviirako okugobwa kwa nabbi adam mu jjana, era yesenda senda omuntu okkola ebyonoono