Yannyonnyola shk. Nti okukola ibaada kulwa allah kiri mukwawula allah, era nti yemu kunsonga ezigenda okkuwonya okuyingirira omuliro, era obuufu bwebyo ebikoleddwa kulwa allah byakusigalawo, era bikuyunga eri allah
Yannyonnyola Shk. mu musomo guno nti omuntu byonna byakola nga ayagala Allah kumusiima bijja kusigalawo bimugase kunkomerero, era nti ebitanonyezebwamu kusiimibwa kwa Allah biringa ekyenyinyalwa mu maaso ga Allah.