• Oluganda

    Omuwandisi, omuwendo gw'ebintu : 1

  • Oluganda

    Omuwandisi, omuwendo gw'ebintu : 1

    Musomi nzaalwa ye paakisitaani , alina eddoboozi dunji n'okusoma kwe(okwa kulaani) kukakafu(mumateeka ga kulaani)

  • Oluganda

    Omuvvunuzi, omuwendo gw'ebintu : 0

  • Oluganda

    Omuwandisi, omuwendo gw'ebintu : 1

    Musomi mu'misiri alina eddoboozi dunji, era yakkiribwa okusomesa ensoma ekkumi, era alina kulaani eziwerako mu nsoma ez’enjawulo

  • Oluganda

    Omuwandisi, omuwendo gw'ebintu : 1

    Nzalwa ye libya, era yakwatako ekifo ekyokubiri mu mpaka za kulaani eza buli mwaka ezitegekebwa e dubai mu gwanga lya United Arab Emirates.

  • Oluganda

    Omuwandisi, omuwendo gw'ebintu : 1

    Musomi omu Algeria, era alina ekitabo kya kulaani ekyesigamwako mu ministule y'ensonga z'eddiini mu Algeria ku nsoma ya warsh gyeyajja ku naafi'i mu lunyiriri lwa Aswbahaani

  • Oluganda

    Omuwandisi, omuwendo gw'ebintu : 1

    Musomi mu'morocco

  • Oluganda

    Omuwandisi, omuwendo gw'ebintu : 1

    Omu ku basomi abaatikirivu e morocco

  • Oluganda

    Omuwandisi, omuwendo gw'ebintu : 1

    Wa kitongole ekisomesa kulaani n'emisomo gyayo mu saudi arabia, era imamu wa muzikiti gw'omulangira Abdallah bin Muhammad e Utayqa, Riyadh

  • Oluganda

    Omuwandisi, omuwendo gw'ebintu : 1

    Musomi mumisiri, Era yey'imamu ate omusomi wa kutuba w'omuzikiti gwa Raym ku Dubai complex investment

  • Oluganda

    Omuwandisi, omuwendo gw'ebintu : 1

    Musomi asibuka e bosiniya, imamu w'omuzikiti gwa zagreb e bikriwwatiya

  • Oluganda

    Omuwandisi, omuwendo gw'ebintu : 1

    Pulofesa wa misomo gya hadiith za nabbi mu yunivasite ya Darul uluum mu kitundu kye diyobandi mu buyindi, Ye mukulu w'ekitongole ky'abamanyi e buyindi -Ekitongole ky'obusiraamu ekisinga obunene n'obukadde eky'amaanyi

  • Oluganda

    Omuwandisi, omuwendo gw'ebintu : 1

    Ye Jazaa'a mutabani wa Fulayh Hamuud Alsuwaylih, yazaalibwa kuwaiti mwaka 1969, Yomu kubasomi abasinga obwatikirivu mu gwanga lya kuwaiti, yafulumira mu yunivasite ya kuwaiti mu misomo gy'obusiraamu namateeka. Mukiseera kino musomesa wa kulaani namateeka gayo mu yunivaasite eyo yennyini.

  • Oluganda

    Omuwandisi, omuwendo gw'ebintu : 1

    Musomi okuva mu gwanga lya kuwaiti

  • Oluganda

    Omuwandisi, omuwendo gw'ebintu : 1

    Musomi Omusawudi

  • Oluganda

    Omuwandisi, omuwendo gw'ebintu : 1

    Yazaalibwa 19-4-1986 mu kifo Al-a'adhwamiyya mu baghdad e Iraq, Yali -Allah amusaasire- mu basomi era abakugu bamateeka ga kulaani abayiraaka, yeetaba mu mpaka za kulaani ezenjawulo era yafiira mu baghdad nga 26-5-2007 mukwenganga Amagye gabamerika. Tusaba Allah atutuuse ku madaala gabazira n'abogera amazima(abamanyi).

  • Oluganda

    Omuwandisi, omuwendo gw'ebintu : 1

    Ye Ahmad mutabani wa Muhammad mutabani wa Abdallah mutabani wa Mu'aydh Owekika kya Alhawaashi, Ye imaamu era ye musomi wa khutuba mu muzikiti oguyitibwa Aljaami'u alkabiiru mu kibuga kye Khumaysi mashiitu mumaserengeta ga Saudi arabia, yazaalibwa mu kibuga kya Ahad rufayda mu mwaka gwa 1374 Hijri.

  • Oluganda

    Omuwandisi, omuwendo gw'ebintu : 1

    Musomi Omumisiri

  • Oluganda

    Omuwandisi, omuwendo gw'ebintu : 1

    Musomi Omumisiri

  • Oluganda

    Omuwandisi, omuwendo gw'ebintu : 1

Omuko : 5 - Okuva : 1