-
Ahmad bin Muhammad Alhawaashi "omuwendo gw'ebintu : 1"
Okunyonyolako akatono :Ye Ahmad mutabani wa Muhammad mutabani wa Abdallah mutabani wa Mu'aydh Owekika kya Alhawaashi, Ye imaamu era ye musomi wa khutuba mu muzikiti oguyitibwa Aljaami'u alkabiiru mu kibuga kye Khumaysi mashiitu mumaserengeta ga Saudi arabia, yazaalibwa mu kibuga kya Ahad rufayda mu mwaka gwa 1374 Hijri.