omuwendo gw'ebintu: 4
18 / 7 / 1436 , 7/5/2015
Shk. Yannyonnyola amakulu g’okukkiriza nabbi (s.a.w) nebintu ebikuyimirizaawo.
27 / 6 / 1436 , 17/4/2015
Yannyonnyola shk. nti ensonga satu kabonero akalaga nti ogulumiza allah: okuwa ekitiibwa omukadde omusiraamu, n’omuntu eyakwata quran nga tasukka kikomo mukugiteeka munkola era nga tagyesamba, n’okuwa ekitiibwa omukulembeze omwenkanya.
Shk. Yannyonnyola amakulu g’okufumintiriza qura’n n’obukulu bwakwo, n’amakubo agakuyamba okufumintiriza amakulu ga qura’n
20 / 4 / 1436 , 10/2/2015
Ebitendo bya hijaab y’omukyala omusiraam, ebijeyawulidde, ebiluungi byayo