Obulungi Bwokukasa Nti Teri Asinzibwa Okujjako Allah

Okunyonyolako akatono

Yazimbira Shk. Omusomo guno ku Hadiith ya Nabbi (s.a.w) egamba nti: Omuntu yenna Akakasa nti tewali asinzibwa mubutuufu okujjako Allah era nti ne Muhammad muddu we era mubaka we, ne Isa muddu we era mubaka we, era kyegigambo kye kyeyassa ku Mariam, nti n’omuliro gwa mazima, ne Jjana yamazima, Allah amuyingiza e Jjana ne mirimu gye nga bwegiri

Download
Wandiika ekiteeso eri avunaanyizibwa kumuko guno

Emiteeko: