Ekitabo kino kyekimu kubitabo ebivvunule mu munkola empya eya islamhouse, era nga kivvunula ekitabo ekirina omutwe ogugamba nti “Ebyonona Obusiraamu” ekya Shk. Ibn Baazi, mu lulimi oluganda
NGA BWEKIRI NTI EBIKOLO BY’OBUKKIRIZA KIMU KUBINTU OMUSIRAAMU BYATEKEDDWA OKUMANYA ERA NGA TASONYIYIBWA OLWOBUTABIMANYA YENSONGA LWAKI SHK. YAFAAYO OKUNNYONNYOLA EKITABO KINO ABASIRAAMU BAKIGANYULWEMU ERA NGA KULWOBUYINZA BWA ALLAH N’OKUSAASIRA KWE KIVVUNUDWA MULULIMI OLUGANDA.
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno nti omusingi gwenzikiriza n’emirimu gyonna kukkirza nti teri kisinzibwa mubutuufu okujako Allah, ne Muhammad mubaka wa Allah.
Yannyonnyo Shk. Ekigendererwa mubyonoona obusiraamu, n’obukulu bwokubimanya, era nabitekululamu emiteeko ena naye nayogerako bibiri: okwebigambo nga okuvuma Allah nomubaka we, n’okwebikolwa nga okuvunnamira oba okusalira ekitali Allah nebirala ebiringa ebyo.
Yazimbira Shk. Omusomo guno ku Hadiith ya Nabbi (s.a.w) egamba nti: Omuntu yenna Akakasa nti tewali asinzibwa mubutuufu okujjako Allah era nti ne Muhammad muddu we era mubaka we, ne Isa muddu we era mubaka we, era kyegigambo kye kyeyassa ku Mariam, nti n’omuliro gwa mazima, ne Jjana yamazima, Allah amuyingiza e Jjana ne mirimu gye nga bwegiri