omuwendo gw'ebintu: 7
YOUTUBE 19 / 8 / 1437 , 27/5/2016
Shk. Yannyonnyola mukatundu kano ezimu kumpisa z’obufumbo nga omusajja okwewundira mukyala we, n’okumulabirira ng’alwadde
MP3 23 / 2 / 1437 , 6/12/2015
Yannyonnyola Shk. Obukulu bwokubuliragana wakati wabafumbo, n’ekigengererwa mukwo, nengeri gyekukolwamu, nabiki ebivaavu singa kulekebwa
MP3 22 / 12 / 1436 , 6/10/2015
Yannyonnyola shk. Ezimu kunsobi abafumbu abamu zebwagwamu nga tebafuddeeyo songa ziviirako okutta obufumbo ezimu kuzo: obutaba namannya gemweeyita, okumutegeeza nti ogenda kuwasa ow’okubiri, obutafa kumukyala, n’obutamulabirira bulungi, obatazza bujja mukwano wakati waabwe, okusirikira obumogo obunene.
MP3 21 / 11 / 1436 , 5/9/2015
Yannyonnyola shk. Ebintu bina mukutereeza omukyala, okumubulirira, okumusenguka mukusula, okumugunjula, okuyita abantu b’omukyala n’abomwami okutuula munsonga zino.
Yayogera shk. Mumusomo guno ebivunanwa bibiri mubivunanwa by’omukyala eri bba: 1.okumukkiriza okubeera naye munsonga z’obufumbo wonna waba ayagalidde, 2. Obutafuluma munju okujjako nga bba omukkirizza.
MP4 24 / 10 / 1436 , 10/8/2015
YANNYONNYOLA SHK. MUMUSOMO GUNO EBIMU KUBIVUNAANYIZIBWA BWOMWAMI ERI MUKYALAWE NGA OKUMUWA AMAHALE, OKUMUYISA OBULUNGI, OBUTAMUNYIZA, N’OKUMUGABIRIRA OKUSINZIIRA KUBUSOBOZI BWO.
Yannyonnyola Shk. Mukatundu kano nti Nabbi (s.a.w) yaziyiza abasajja okwogerazaganya nabakyala abatali baabwe okujjako nga bakkiriziddwa.
Follow us: