omuwendo gw'ebintu: 6
MP3 29 / 2 / 1438 , 30/11/2016
Yannyonnyola shk. Akakwaate akali wakati w’ekisa n’okumanya, nalwaki Allah yakulembeza ekisa ku kumanya, mukyafaayo kya Khidhir ne Nabbi Muusa.
MP3 19 / 1 / 1437 , 2/11/2015
Yannyonnyola Shk. Amakulu g’okumanya obulungi n’obukulu bwakwo, emiteeko gyokumanya nokulamu kwokunoonya buli muteeko kugyo, n’empisa z’okunoonya okumanya.
MP3 21 / 12 / 1436 , 5/10/2015
Yannyonnyola Shk. Obukulu n’obulungi bwokumanya, n’empisa ezitekeddwa okuba n’omuyize, nga empisa ennungi, obwetowaze, okuwa abamanyi ekitiibwa, obutayogera yogera nnyo obuguminkiriza nebirala
MP3 21 / 11 / 1436 , 5/9/2015
Yannyonnyola shk. Amakulu g’okumanya okutwaliza awamu, ekifo kyayo n’obukulu bwayo mubusiraamu.
MP3 5 / 5 / 1436 , 24/2/2015
Amakulu g’okumanya, ekifo n’obuluungi bwakwo mubusiraamu, emiteeko gyokumanya.
MP3 17 / 7 / 1437 , 25/4/2016
Shk. Yateekulula okumanya emirundi ebiri okwobweteeka, n’okujjuliriza, nannyonnyola okwebweteeka nemiteeko gyakwo, nannyikiza oky’okumuddu okumanya Nabbi (s.a.w