omuwendo gw'ebintu: 3
PDF 21 / 1 / 1437 , 4/11/2015
Ekitabo kino kyawandiikibwa Shk. Abdallah bin Swaleh Al quswair, era nga yannyonnyola mukyo ebirungi bwaba swahaaba, ekifo n’ebituvunaanyizibwako gyebali nokulamula kwoyo abavuma oba abakaafuwaza, n’okwanukula ebyo ebibapaakikibwako.
MP3 12 / 5 / 1437 , 21/2/2016
Yannonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu gebigambo ebiri mu (s.a.w) Hadiith ya Hudhaifa,: “Abantu baali babuuza Nabbi ebirungi nga nze mubuuza bibi olwokutya okubigwamu” n’ebyokuyiga ebirimu.
MP3 27 / 6 / 1436 , 17/4/2015
Shk. yahayoger kukuzaalibwa kwa abdullah bun abbasi okukula kwe n’obulungi bwe.
Follow us: