Yannyonnyola Shk. Mumuso guno nti ebimu kubirungi bya Allah eri Ummah eno kwekuba nti yatulaalikako okusiiba, era n’ayogera ebibu kubigendererwa by’okusiiba nga mulimu: Okuzza obujja obukkiriza n’okutya Allah, okusonyiyibwa, mulimu emigaso egyobulamu, okuvuganya wakati wabantu, oluvannyuma nagerageranya wakati wokusiiba nempagi endala.
YANNYONNYOLA SHK NTI OKUKKIRIZA ALLAH GWEMUSINJI GWE MIRIMU, NABIKI EBIVUNANYIZIBWA KUKUKKIRIZA ALLAH, ERA NTI ALLAH YASALAWO ASINZIBWE NOKUSIIBA, ERA ENSIBUKO Y’OBUBAKA ERI EMU.
YANNYONNYOLA SHK. NTI TERI AFUNA MUKUSIIBA OKUJJAKO OYO ALONGOOSEZZA OBUKKIRIZA BWE, ERA TULINA OKUKKIRIZA NTI SITAAN ESIBWA MUKISIIBO NAYE TETUBUUZA BUTYA BWESIBWA, ERA TULINA OKUKKIRIZA NTI RAMADHAN ESANGULAWO EBYONOONO, ERA IBAADA TEYITIBWA IBAADA OKUJJAKO NGA ERIMU TAWUHII
Follow us: