- Oluganda Omusomesa : Yahya Ramadhan Mwanje Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Shk. Yannyonnyola mukatundu kano nti Nabbi (s.a.w) yatugaana okwambala olugoye oluliko ekifaananyi kyonna, n’oluliko akabonero konna kububonero bwabakaafiiri, nolulina langi eyakyenvu omutwakaavu, nemmyuufu entwakaavu.
- Oluganda Omusomesa : Yahya Ramadhan Mwanje Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Yannyonnyola shk. Nti allah bwe yatulagira okubikka obwereere, nabbi (s.a.w) yatubulira ebitendo byo lugoye lyomukkiriza nagaana abasajja okukweyesa nengoye ezibakwata.nekibonerezo kyokweyesa
Follow us: