Omusomo guno gwa somesebwa Dr. Yahya Ssemudde era nga yannyonnyola mugwo amakulu ga Lailatul qadri, n’obulungi bwakyo nti: Qur’aan mweyakkira, era nti kisinga emyezi lukumi obulungi, era kiro kyamikisa n’amirembe, era bamalayika bakkirikalamu, era kibaamu okugera kwebinaabaawo mu mwaka ogujja, mulimu n’okusonyibwa amazambi
Yannyonnyola shk. Nti ekigendererwa ekikulu mumirimu gya Hijja kutongoza nakwawula Allah era nti ebifo byonna ebya hijja ne mirimu gyamu byeyawulidde kusiinzizaamu Allah era nti teri n’omu akkirizibwa kweterawo mizizo mubifo oba mumirimu okufaanaanako nga bwekiri mu Hijja kubanga ebyo byeyawulidde mukusiinza Allah.
YANNYONNYOLA SHK. NTI IBAADA EZIKOLEDDWA MUNNAKU EKUMI EZISEMBAYO MU RAMADHAN ZEZISINGA IBAADA EZ[KOLEDDWA MUBISEERA EBIRALA, ERA NTI MULIMU OKUSONYIYIBWA AMAZAMBI, ERA MULIMU EKIRO KY’OKUGERA, ERA NEDDUWA MUZO ZIKKIRIZIBWA.
YANNYONNYOLA SHK. NTI IBAADA EZIKOLEDDWA MUNNAKU EKUMI EZISEMBAYO MU RAMADHAN ZEZISINGA IBAADA EZ[KOLEDDWA MUBISEERA EBIRALA, ERA NTI MULIMU OKUSONYIYIBWA AMAZAMBI, ERA MULIMU EKIRO KY’OKUGERA, ERA NEDDUWA MUZO ZIKKIRIZIBWA.
YANNYONNYOLA SHK NTI OKUKKIRIZA ALLAH GWEMUSINJI GWE MIRIMU, NABIKI EBIVUNANYIZIBWA KUKUKKIRIZA ALLAH, ERA NTI ALLAH YASALAWO ASINZIBWE NOKUSIIBA, ERA ENSIBUKO Y’OBUBAKA ERI EMU.
YANNYONNYOLA SHK. NTI TERI AFUNA MUKUSIIBA OKUJJAKO OYO ALONGOOSEZZA OBUKKIRIZA BWE, ERA TULINA OKUKKIRIZA NTI SITAAN ESIBWA MUKISIIBO NAYE TETUBUUZA BUTYA BWESIBWA, ERA TULINA OKUKKIRIZA NTI RAMADHAN ESANGULAWO EBYONOONO, ERA IBAADA TEYITIBWA IBAADA OKUJJAKO NGA ERIMU TAWUHII
Follow us: