omuwendo gw'ebintu: 8
MP3 29 / 1 / 1438 , 31/10/2016
Yannonnyola shk. Mu musomo guno nti Allah yasanidde okusinzibwa mubutuufu lwa nsonga biri: 1:kubanga yemutonzi. 2: Era ye mujjuvu
Yannyonnyola Shk. Mumusomo guno nti Allah yawa omuntu amagezi era namusukkulumya nago asobole okulunngama, nayogera obukulu bwokumanya Allah, nobubonero obulaga okubeerawo kwe
MP3 23 / 10 / 1436 , 9/8/2015
Yannyonnyola shk. Ebikakasa nti okkiriza allah, nga okukkiriza okubaawo kwa allah, n’obulezi bwe, n’okusinzibwa kwe, namannyage nebitendo bye
Yannyonnyola shk.obwennyini bwokumanya allah n’okumugondera nobukulu bwako, era nti ezimu kunsonga ezigenda okuyingiza abaddu ejjana kumugondera.
MP4 22 / 8 / 1436 , 10/6/2015
YANNYONNYOLA SHK. NTI OKUKKIRIZA ALLAH KUZINGIRAMU EBINTU BINA: OKUKKIRIZA OKUBAAWO KWE, OKUKKIRIZA OBULEZIBWE,OKUKKIRIZA OKUSIINZIBWA KWE, N’OKUKKIRIZA AMANNYA GE N’EBITENDO BYE.
SHK. YAYOGERA EMITENDERA GYEDDIINI, OLUVANNYUMA NANNYONNYOLA MUGYO OKUKKIRIZA ALLAH, AMAKULU GAKYO, EKIFO KYAKYO N’OBULUUNGI BWAKYO. OLUVANNYUMA NANNYONNYOLA OBUJULIZI OBULAGA OKUBAAWO KWA ALLAH
YANNYONNYOLA SHK. MUMUSOMO GUNO EBIMU KUBIBALA BYOKUKKIRIZA ALLAH NGA OKUTUUKIRIZA OKWAWULA ALLAH, OKWESIGAMIRA ALLAH, ERA KUVIIRAKO OKUTEREERA KWOMUNTU KUDDIINI YE, NEMITEEKO GYABANTU MUKUSIINZA ALLAH
YOUTUBE 20 / 7 / 1437 , 28/4/2016
Yannyonnyola Shk. Mukatundu kano obukulu bw’okwekenneenya obubonero bwa Allah n’awa nayogera obumu kubwo.