omuwendo gw'ebintu: 4
MP4 5 / 2 / 1437 , 18/11/2015
Yayogera Shk. Nti owekitiibwa Nabbi yalaamira Abu hurairat ebintu bisatu; 1: okusiibanga ennaku satu mubuli mwezi, 2: obutalekangayo raka’a ebbiri eza swalat Dhuha, 3: obutebaka nga tasadde witiri.
MP3 22 / 12 / 1436 , 6/10/2015
Yannyonnyola shk. Amakulu ga Kusuufu, nalwaki esswala ya kusuufu yalaalikibwa, okulamula kwayo, n’ekifo kyayo mubusiraamu, n’engeri gy’esaalibwamu, era nti embeera eno gweba esaanzewo kimugwanidde okuyitiriza okkola emirimu emirungi
MP3 23 / 10 / 1436 , 9/8/2015
Yannyonnyola shk. Mumusomo guno nti omukkiriza owannamaddala yekwata kukusiiba nokuyimirirako ekiro embanga lwobulamu bwe lyonna
MP4 24 / 4 / 1436 , 14/2/2015
EKIFO KYA SWALAH YEKIRO (LAIL) MUBUSIRAAMU, ENGERI JESAALIBWAMU, N’OBULUUNGI BWAYO.
Follow us: