omuwendo gw'ebintu: 4
MP3 19 / 1 / 1437 , 2/11/2015
Yannyonnyola Shk. Ekigendererwa mu mannya ga Allah amalungi, era nti buli musiraamu avunaanyizibwa mugo ebintu bisatu. 1:okumanya enjatula n’omuwendo gwago, 2:okumanya amakulu g’ago, 3:okugasabisa, nengeri gy’ogasabisaamu.
MP3 16 / 8 / 1436 , 4/6/2015
Yannonnyola shk. Amakulu g’okwawula allah mumannya ge n’ebitendo bye, amakakafu mugo nagatali makakafu, nenjawulo wakati w’amannya nebitendo.
MP3 19 / 7 / 1436 , 8/5/2015
Shk. Yannyonnyola amakulu g’ebitendo bya allah, nekifo kyaba ahali sunna wal jamaa-a kubyo, n’oluvannyuma naddamu ebibuuzo ebyabuuzibwa.
MP3 21 / 11 / 1436 , 5/9/2015
Shk. Yazimbira omusomo guno kutteeka lya allah eri gamba: ‘ mbagambe nti allah yemufuzi wabafuzi...’ nannyonnyola nti allah akola mubufuzi bwe kyonna kyaba ayagadde era avunaana ate ye tavunaanwa, awa kubufuzi bwe gwaba ayagadde.