omuwendo gw'ebintu: 6
MP4 4 / 2 / 1437 , 17/11/2015
Yannyonnyola Shk. Amakulu g’olunaku lwa A’shuura’a, ebyafaayo byalwo, obukulu n’obulungi bwalwo mubusiraamu n’engeri gyelusibibwamu.
PDF 6 / 1 / 1437 , 20/10/2015
Ebigambo bino byavvunulwa mululimi oluganda, nga binnyonnyola obulungi bw’olunaku lwa A’shuura’an n’omwezi gwa Muharram, n’amateeka agakwaata kukulusiiba.
MP3 29 / 11 / 1436 , 13/9/2015
Shk. Yannyonnyola nti ennaku zino ekumi kaseera kakwenyagira mpeera, n’alaga obujulizi obulaga obuluungi bwazo, era okuba nga nti allah yazilayira kiraga obukulu bwazo, era n’alaga ebyeyawulidde kuzo, n’akubiriza abasiraamu okkoleramu ebirungi bafune empeera.
PDF 25 / 4 / 1436 , 15/2/2015
JENVUDDE WOLUNAKU LW’ABAGALANA, EKIFO KYOKWAGALA MUBUSIRAMU, N’OKULAMULA KUKUKUZA OLUNAKU LW’ABAGALANA N’OBUJULIZE BWAKWO.
MP3 20 / 4 / 1436 , 10/2/2015
Amakulu ga israa wal miiraj, ekifo kyalwo mubusiraamu ,n’ebyalulimu,
Gumu ku myezi jemizizo, tukoleramu hijja, tusaaliramu idi adhuha, tusaliramu ebisolo
Follow us: