omuwendo gw'ebintu: 13
MP4 12 / 9 / 1442 , 24/4/2021
Musomo gwa vidiyo ogulaligirira butya bw'ofunamu wuzu kiyungo ku kiyungo.
MP3 16 / 8 / 1436 , 4/6/2015
Yannyonnyola shk. Amakulu g’okunaaba, obukulu bwakwo, emiteeko gyakwo, n’engeri yokunaaba mu.
MP4 20 / 7 / 1437 , 28/4/2016
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu ga wudhu, ebyalaalikibwa bwaayo, engeri gyefunibwamu, n’obujulizi kwekyo.
MP4 24 / 11 / 1436 , 8/9/2015
YANNYONNYOLA SHK. EZIMU KUNSOBI NGA OMUNTU OKUSSAWO EKIFO EKYENKALA KKALIRA MWASAALIRA (MUMUZIKITI), OKWONGERAKO EKIGAMBO SAYYIDINA MUKUSAALIRA NABBI, OKUSIIMUULA MUMAASO NGA OMAZE EDDUWA, NENSOBI ENDALA EZIRINGA EZO.
YOUTUBE 19 / 8 / 1437 , 27/5/2016
Yannyonnyola Shk. Mukatundu kano nti ekintu kyonna ekisaliddwa ku nsolo nga namu tekyikkirizibwa kuliibwa, nalaga n’ensonga lwaki kyaziyizibwa
YOUTUBE 20 / 7 / 1437 , 28/4/2016
Yannyonnyola Shk. Mumusomo guno empisa z’okumala ekyetaago, nobujulizi obutulagirira ekyo, edduwa ezisomebwa.
MP3 9 / 2 / 1437 , 22/11/2015
Omusomo guno gwasomesebwa Shk. Abubakar Sserunkuuma era yannyonnyola mugwo ekifo, obukulu n’obulungi bwobuyonjo mu busiramu era nakubiriza abasiraamu okufaayo ennyo okukuuma obuyonjo
MP3 21 / 9 / 1436 , 8/7/2015
Yannyonnyola shk. Nti enzikiriza yabazadde ekola kinene nnyo kukusigala kwomwana kububuumbwa oba okubuvaako.
Yannyonnyola shk. Ezimu kunsobi nga omuntu okussawo ekifo ekyenkala kkalira mwasaalira (mumuzikiti), okwongerako ekigambo sayyidina mukusaalira nabbi, okusiimuula mumaaso nga omaze edduwa, nensobi endala eziringa ezo.
MP3 18 / 7 / 1436 , 7/5/2015
Shk. Yannyonnyola amakulu g’okutayammamma, n’obujulizi obukuyimirizaawo, n’engeri yaayo
Follow us: