omuwendo gw'ebintu: 7
YOUTUBE 20 / 7 / 1437 , 28/4/2016
Yannyonnyola Shk. Amakulu gobulyazamaanyi mukugula, n’okulamula kwakwo, era nti yeemu kunsonga ejjisa emikisa mu mmaali y’omuntu.
Shk. Yannyonnyola biki ebirina okkolebwa mu mmaali yomuntu nga afudde, nawa ensonga nnya eziviirako okusoka, nebiziiza omuntu okusika.
MP3 18 / 7 / 1437 , 26/4/2016
Mu musomo guno yannyonnyola shk. Amakulu ga riba, nokulamula kw’obusiraamu kuye, n’akabi ka riba eri omuntu kunsi nekunkomerero
MP3 12 / 5 / 1437 , 21/2/2016
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu gokulya emmaali zabantu mubukyamu, ebyokulabirako byokulya emmaali yabantu mubukyamu, nakabenje akalimu eri abantu.
Yannyonnyola Shk. Amakulu g’okugula nokutunda, nobujulizi obubikkiriza, obukwakkulizo bwabyo, namateeka agabifuga.
Shk. Yannyonnyola amakulu g’obusika mubusiraamu, obukulu nekyagendererwa mukwo, bannannyini migabo n’obujulizi mukugikkiriza.
MP3 24 / 3 / 1437 , 5/1/2016
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu g’okwewola, okulamula kwakwo, amateeka agakufuga, n’emiteeko gy’abantu mukwo. Era nti Allah yesigaliza okugabirira ebitonde bye byonna.
Follow us: