Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno embeera yabasalaf abalongoofu, nga ba Imaam abana, empisa zabwe, obunyinkivu bwabwe munsonga ze ddiini, nemigaso egiri mu byafaayo byabwe.
Shk. Yannyonnyola ebyafaayo byabakyala ebiri mu qura’n nga mukyala wa nabbi nuuh, nemukyala wa nabbi luut, nemukyala wa falaawo, ne mariam muwala wa imraan.
Follow us: