105 - Al-Fil ()
|
(1) 1. Tewamanya Katonda kyeyakola eggye ly’enjovu?
(2) 2. Enkwe zaabwe tezaagwa butaka?
(3) 3. N'abasindikira e binnyonyi nga bijjira mu bibinja.
(4) 4. Nga bibakanyugira amayinja amookye.
(5) 5. Nebafuuka nga omuddo ogagayiddwa ensolo ne gufuluma nga gufuuse obusa.