Ekitabo kino kyawandiikibwa Shk. Abdallah bin Swaleh Al quswair, era nga yannyonnyola mukyo ebirungi bwaba swahaaba, ekifo n’ebituvunaanyizibwako gyebali nokulamula kwoyo abavuma oba abakaafuwaza, n’okwanukula ebyo ebibapaakikibwako.
EKITABO KINO KIKWATA KUNZIKIRIZA, SHK. YANNYONNYOLA MUKYO NTI ALLAH YEKKA YATEEKEDDWA OKUSIINZIBWA, NANNYONNYOLA N’AMAKULU GA SHAHAADA NEMPAGI ZAAYO, N’OBUDDO BWABASHIRIKU.