omuwendo gw'ebintu: 318
12 / 5 / 1438 , 9/2/2017
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno nti omusingi gwenzikiriza n’emirimu gyonna kukkirza nti teri kisinzibwa mubutuufu okujako Allah, ne Muhammad mubaka wa Allah.
4 / 5 / 1438 , 1/2/2017
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno,ekigendererwa kyomukkiriza munsi “Kusiimisa Allah” n’ekigendererwa kyatakkiriza kusiimisa mwoyogwe.
23 / 3 / 1438 , 23/12/2016
Yannyonnyola shk. Mu musomo guno amakulu ga salaf nobujulizi obulaga obwetteeka bwokugoberera abasalaf.
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno obukulu bwenzikiriza entuufu, n’obuufu bwayo eri omuntu.
Yannyonnyola shk, ebibinja bibiri ebyabula ba Murjia, ne bakhawaarij, n’emisingi kwebazimbira enkola yabye nengeri gyebawukana kunkola yabasalafu
29 / 2 / 1438 , 30/11/2016
Yannyonnyola Shk. Amakulu g’okusinza, emiteeko gyakwo, n’emisingi gyakwo
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno emiramwa emikulu egiri mu A’ya eno era nga kwe: Kwawula Allah n’okumusinsa
Omusomo guno gukwata kungeri Nabbi gyeyasalanga mu, era nga Shk. Yagutandika n’okunnyonnyola bigambo byaba Imaan mukugoberera Sunnah
29 / 1 / 1438 , 31/10/2016
Yannonnyola shk. Mu musomo guno nti Allah yasanidde okusinzibwa mubutuufu lwa nsonga biri: 1:kubanga yemutonzi. 2: Era ye mujjuvu
Yannyonnyola Shk. Mu katundu kano obukulu bwokugoberera Nabbi, nobuwufu bwakwo eri omuntu, n’emiteeko gyabantu mukwo
Yannyonnyola Shk. Mumusomo guno nti Allah yawa omuntu amagezi era namusukkulumya nago asobole okulunngama, nayogera obukulu bwokumanya Allah, nobubonero obulaga okubeerawo kwe
26 / 7 / 1437 , 4/5/2016
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno, amakulu ga Laa ilaaha Illa Allah, obukulu, empagi n’obukwakkulizo bwakyo, nebikyonoona.