omuwendo gw'ebintu: 6
21 / 9 / 1436 , 8/7/2015
EKITABO KINO KIKWATA KUNZIKIRIZA ERA SHK. YANNYONNYOLA MUKYO AMAKULU GA TAWUHIID NEMITEEKO GYAYO, AMAKULU GA LAA ILAAHA ILLA ALLAH, EMPAGI ZAYO N’OBUKWAKKULIZO BWAYO NEBINTU EBIKUJJA MUBUSIRAAMU
18 / 8 / 1436 , 6/6/2015
EKITABO KINO KIKWATA KUNZIKIRIZA, ERA NGA SHK. YANNYONNYOLA MUKYO AMAKULU GA LAA ILAAHA ILLA ALLAH AMATUUFU, EMPAGI Z’AKYO, N’OBUKWAKKULIZO BWAKYO.
17 / 7 / 1436 , 6/5/2015
SHK. YAYOGERA MUKITABO KINO KU SHIRK N’AKABI AKAMULIMU, OLUVANNYUMA NANNYONNYOLA NTI ALLAH AKKIRIZA OKWENENYA KWOMUSHIRKU BWEYENENYA
EKITABO KINO KIKWATA KUNZIKIRIZA,SHK. YAYOGERA MUKYO KUBUKKIRIZA NEMPAGI ZAABWO N’EBINTU 10 EBIJJA OMUNTU MUBUSIRAAMU
20 / 10 / 1436 , 6/8/2015
EKITABO KINO KIKWATA KUNZIKIRIZA, SHK. YANNYONNYOLA MUKYO NTI ALLAH YEKKA YATEEKEDDWA OKUSIINZIBWA, NANNYONNYOLA N’AMAKULU GA SHAHAADA NEMPAGI ZAAYO, N’OBUDDO BWABASHIRIKU.
21 / 1 / 1437 , 4/11/2015
Ekitabo kino kikwata kukutegeera fiqh wokusiinza, yagenderera shk. Mukyo kubangula abasiraamu amateeka agakwata ku zakaatul fitir