omuwendo gw'ebintu: 308
21 / 9 / 1436 , 8/7/2015
Yannyonnyola shk. Amakulu g’okuzuukira, n’obujulizi obukuyimirizaawo, n’embeera z’abantu mukuzuukira
Yannyonnyola shk. Obukulu bw’eswala mujamaa-a n’obujulizi bwayo n’okulamula kw’atasaala
20 / 8 / 1436 , 8/6/2015
Yannyonnyola shk. Amakulu ga ibaada, obukwakkulizo bwayo, nempagi zaayo, nenjawulo eri wakati wobukwakkulizo nempagi.
16 / 8 / 1436 , 4/6/2015
Yannyonnyola shk. Amakulu g’okunaaba, obukulu bwakwo, emiteeko gyakwo, n’engeri yokunaaba mu.
Yannonnyola shk. Amakulu g’okwawula allah mumannya ge n’ebitendo bye, amakakafu mugo nagatali makakafu, nenjawulo wakati w’amannya nebitendo.
19 / 7 / 1436 , 8/5/2015
Mumusomo guno shk. Yannyonnyola amakulu gebikolo ebisatu, nganabyo bye omuddu okumanya allah we, ne nabbi we, n’eddiini ye, obukulu n’ekifo kyabwo.
Mumusomo guno shk. Yannyonnyola ebintu bibiri kwebyo ebijja omuntu mubusiraamu.
Shk. Yannyonnyola amakulu g’ebitendo bya allah, nekifo kyaba ahali sunna wal jamaa-a kubyo, n’oluvannyuma naddamu ebibuuzo ebyabuuzibwa.
Shk. Yannyonnyola mumusomo guno amakulu ga tawuhiid, nobulungi bwe, nemitendera gy’abaddu abaawula allah, n’obujulizi kubuli kimu, nebitendo byabakkiriza.
18 / 7 / 1436 , 7/5/2015
Shk. Yannyonnyola amakulu g’okukkiriza bamalaika nekifo kyakwo, nebigendera kukuzikkiriza, nemalaika ezisiinga ekitiibwa.