omuwendo gw'ebintu: 308
18 / 7 / 1436 , 7/5/2015
Shk. Yannyonnyola amakulu g’okukkiriza nabbi (s.a.w) nebintu ebikuyimirizaawo.
27 / 6 / 1436 , 17/4/2015
Shk. yayogera ku makulu g’obukkiriza obulungi n’ekifo kyabwo.
Yayogera shk. kumakulu ga laa ilaaha illa allah nebivunaanyizibwa byayo.
19 / 5 / 1436 , 10/3/2015
Amakulu g’enzikiriza y’obusiraamu, obukulu nekifo kyayo, emisngi gyayo.
5 / 5 / 1436 , 24/2/2015
Amakulu g’omubusiraamu, obutuufu bwakwo, ekifo n’obuluungi bwakwo.
Amakulu ga muhammad mubaka wa allah,ebivunanyizibwa bwakyo, ekifo n’obuluungi bwakyo.
26 / 4 / 1436 , 16/2/2015
Amakulu ga twaguuti, okubiwakanya kamu kubukwakkulizo bwa laa ilaaha illa allah, nebimu kubyokulabira byabyo.
Embeera zabwe nomulezi wabwe, embeera zabwe eri bannabwe, embeera zabwe nebyokwewunda byensi.
20 / 4 / 1436 , 10/2/2015
Amakulu g’eswalah musharia, ekifo kyayo, empagi zaayo, obulombolombo bwayo, ssuna zaayo nengeri jesalibwamu.
13 / 6 / 1438 , 12/3/2017
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu g’ebigambo bya Surat Lukumaan, n’ebyoyokuyiga ebigirimu
4 / 5 / 1438 , 1/2/2017
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno, nti kubimu ebiva mu fitina “ kwekubijjisa ekifaananyi ky’obusiraamu” nemiteeko gyabantu mukumanya ebintambula munsi mukiseera kyefinina
23 / 3 / 1438 , 23/12/2016
Yannyonnyola shk. Mu musomo guno amakulu ge fitina, nebyo ebigivaamu.
29 / 2 / 1438 , 30/11/2016
Yannyonnyola shk. Akakwaate akali wakati w’ekisa n’okumanya, nalwaki Allah yakulembeza ekisa ku kumanya, mukyafaayo kya Khidhir ne Nabbi Muusa.