- Classification Tree
- The Noble Quran
- Sunnah of Prophet Muhammad
- Islamic Creed
- Okwawula Allah
- Okusinza
- Obusiraamu
- Obukkiriza
- Ebyebuzibwa ku nzikiriza
- Okulongosa
- Obukaafiri(obuwakanyi)
- Obunnanfunsi
- Okugatta ku Allah
- Obuzuuzi
- Ba swahaba nab’enju ya nabbi
- Tawassul (Solicitation)
- The Concept of the Miraculous Acts Done by Some Righteous People
- Amageege
- Loyalty and Friendship vs Disavowal and Enmity
- Abali ku nkola ya nabbi ne mukibinja
- Enzikiriza n’Amadiini
- Ebibinja
- Attributed Sects to Islam
- Endaba(y’ensonga) n’endowooza ez’omulembe guno
- Islamic Jurisprudence
- Acts of Worship
- Purification and its Rulings
- Prayer
- Rulings of Funeral
- Zaka (Okuwaayo okw’obuwaze)
- Okusiiba
- Okulamaga e makka mu hijja ne umura
- Ekifaananyi ky’okulamaga(butya bw’olmaga)
- Ekifaananyi ky’okulambula kaaba(umura)
- hiraami (olugoye olulamagibwamu)
- Awasinziirwa ng’oyolekera emikolo gya hijja oba umura
- Ebika by’okulamaga(hijja)
- Disability or Falling Short of Completing Pilgrimage
- Amateeka g’omuzikiti gwe’makka
- Amateeka g’omuzikiti gwa nabbi
- Slaughtering
- Amateeka ga kutuba ye’jjuma
- Esswala y’omulwadde
- Esswala y’omutambuze
- Esswala y’okutya
- Transactions
- Endayira n’byeteme
- Amaka
- Obufumbo
- Divorce
- Okuta(omukyala) okuli ku nkola ya’nnabbi n’okuzuule
- Okuta(omukyala) okusobola okumuzza, n’okwokutasobola kumuzza
- Ebbanga omukyala ayawukanye ne’bba ly’atuula
- Okukolimiragana
- Okukuba(omukyala) omugongo
- ilā’ (Swearing Not to Intercourse with One's Wife)
- Omukyala okweyambulula bba
- Omusajja okuzza mukyalawe oluvanyuma lw’okumuta
- Okuyonsa
- Okukuza omwana
- Okulabirira
- Ebyambalo n’ebyokwewunda
- Okusanyuka n’okweyagala
- Muslim Society
- Embera z’abavubuka
- Embera z’abakyala
- Embera z’omwana omuto
- Obusawo n’okwejjanjaba ne rukuya w’obusiraamu
- Foods and Drinks
- Islamic Criminal Law
- Judiciary System in Islam
- Okulwana mu kkubo lya Allah
- Okulamula kw’ebigwawo
- Fiqh of Minorities
- Ebyobufuzi by’obusiraamu
- Entegera y’ensinza ezenjawulo (amazihibu)
- Ennamula
- Fundamentals of Islamic Jurisprudence
- Books on Islamic Jurisprudence
- Acts of Worship
- Obulunji
- Obusukkulumu bw’ensinza ezenjawulo
- Obusukkulumu bw’empisa
- Manners
- General Islamic Etiquette
- Spreading Islamic Greeting
- Empisa z’ekkubo n’akatale
- Empisa z’okulya n’okunywa
- Etiquette of Hospitality
- Etiquette of Visiting People
- Empisa z’okwasimula
- Etiquette of Market
- Etiquette of Yawning
- Empisa z’okukyala n’okusaba okuyingira
- Empisa z’okwambala
- Empisa z’okulambula omulwadde
- Empisa z’okwebaka n’okuzuukuka
- Okulabikirwa n’endooto
- Empisa Z’okwogera
- Empisa za safaari
- Empisa z’omuzikiti
- Empisa z’ebirooto
- General Islamic Etiquette
- Ekusaba(edduwa)
- Major Sins and Prohibitions
- Arabic Language
- Calling to Allah's Religion
- Calling to Allah's Religion
- Issues That Muslims Need to Know
- Softening Hearts Reminders
- Promotion of Virtue and Prevention of Vice
- Embeera y’okukoowola (eri obusiraamu)
- The Importance of Calling to Allah
- History
- Islamic Culture
- Periodic Occasions
- Contemporary Life vs Muslims' Affairs
- Schools and Education
- Mass Media and Journalism
- Press and Scientific Conferences
- Communication and Internet
- Sciences from Muslims Perspective
- Islamic Systems
- Website Competitions
- Various Apps and Programs
- Links
- Administration
- Kutuba z’okubituuti
- Academic lessons
- General Public of Muslims
- Books on Islamic Creed
- Okumanya
- Islamic Knowledge Source Texts
- Source Texts of Quran's Interpretation
- Source Texts of Quran's Recitations and Reciting Rules
- Source Texts of Islamic Creed
- Source Texts of Prophetic Sunnah
- Source Texts of Arabic Grammar
- Source Texts of Fundamentals of Islamic Jurisprudence
- Source Texts of Islamic Jurisprudence
- Audio Books and Source Texts
- Seekers of Knowledge
- Seekers of Knowledge (Beginners)
- The Prophetic Biography
- Introducing Islam to Muslims
- Introducing Islam to non-Muslims
Amaloboozi
omuwendo gw'ebintu: 250
- Oluganda Omusomesa : Ahmad Sulaiman Kyeyune Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno embeera yabasalaf abalongoofu, nga ba Imaam abana, empisa zabwe, obunyinkivu bwabwe munsonga ze ddiini, nemigaso egiri mu byafaayo byabwe.
- Oluganda Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu ga mazambi nemiteeko gyago, oluvannyuma nannyonnyola amazambi agakaafuwaza.
- Oluganda Omusomesa : Umar Swidiq Ndawula Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Shk. Yannyonnyola amakulu g’obusika mubusiraamu, obukulu nekyagendererwa mukwo, bannannyini migabo n’obujulizi mukugikkiriza.
- Oluganda Omusomesa : Umar Swidiq Ndawula Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno nti omuntu yenna akola nga anoonya okusiima kwabantu yejjusa, naye oyo yenna akolagana n’abantu nga anoonya okusimibwa kwa Allah talyejjusa nakamu.
- Oluganda Omusomesa : Umar Swidiq Ndawula Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Yannyonnyola Shk. Nti amazambi neby’onoono birina akabi kanene eri obulamu bw’omuntu, era nti zezimu kunsonga eziviirako okufaafagana kw’omuntu, era nti abireka kulwa Allah neyenenya afuna okwesiima kunsi nekunkomerero.
- Oluganda Omusomesa : Umar Swidiq Ndawula Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno empisa omusiraamu z’atekeddwa okuba nazo, era nti obusiraamu bukyusa empisa n’ebikolwa by’omuntu, era nti walina okubaawo enjawulo wakati w’omusiraamu natali musiraamu.
- Oluganda Omusomesa : Umar Swidiq Ndawula Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Yannonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu gebigambo ebiri mu (s.a.w) Hadiith ya Hudhaifa,: “Abantu baali babuuza Nabbi ebirungi nga nze mubuuza bibi olwokutya okubigwamu” n’ebyokuyiga ebirimu.
- Oluganda Omusomesa : Umar Swidiq Ndawula Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu g’endooto n’emiteeko gyaazo, n’obujulizi bwabuli muteeko.
- Oluganda Omusomesa : Umar Swidiq Ndawula Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu gwokwenkanyankanya wakati wabaana, obukulu n’obulungi bwakwo, n’akabenje akali mubutenkanyankanya wakati wabwe.
- Oluganda Omusomesa : Umar Swidiq Ndawula Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu g’ekyengera n’obwennyini bwakyo nakiki ekigwanidde eri oyo Allah gwa wadde ekyengera.
- Oluganda Omusomesa : Ahmad Sulaiman Kyeyune Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Yannyonnyola shk. Mu musomo guno nti Allah yatonda omuntu n’amuteerawo buli kimu ekigenda okumugasa, era okwekwata ku Allah byeyalagira kiri kulwabuluungi bwabantu, n’oluvannyuma nalaga akabi akali mu kulemera ku mazambi.
- Oluganda Omusomesa : Ahmad Sulaiman Kyeyune Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Yannyonnyola Shk. mu musomo guno amakulu g’ekigambo kya Nabbi ekigamba nti "Abaana mubawulenga mubisulo" nayogera nebigambo byabamanyi kukyo.
- Oluganda Omusomesa : Ahmad Sulaiman Kyeyune Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno nti abasalaf be basinga obulungi mu Ummah eno mu kumanya, mubukkiriza, n’okukola emirimu emirungi, n’oluvannyuma nannyonnyola butya bwebalera nga abaana baabwe.
- Oluganda Omusomesa : Umar Swidiq Ndawula Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu g’obulungamu, nemiteeko gyabwo, era nti Allah yekka yaluggamya, n’ekinyusi ekikulu ekiri mu kukowoola abantu okudda eri Allah.
- Oluganda Omusomesa : Umar Swidiq Ndawula Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu g’okusukkulumya wakati wa baddu, n’ekigendererwa mukwo, oluvannyuma naawa ebimu ku byokulabirako kwekyo.
- Oluganda Omusomesa : Umar Swidiq Ndawula Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu g’okwewola, okulamula kwakwo, amateeka agakufuga, n’emiteeko gy’abantu mukwo. Era nti Allah yesigaliza okugabirira ebitonde bye byonna.
- Oluganda Omusomesa : Umar Swidiq Ndawula Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno nti omuddu yenna singa alongoosa enniya ye nassaayo ebirowoozo kwekyo kyakola, Allah amuteeramu obwangu, nemikisa era abeera mukubo lya Allah. Era n’akola ekyennyume kyekyo abeera mu kubo lya Sitaani
- Oluganda Omusomesa : Ahmad Sulaiman Kyeyune Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Omusomo guno gwasomesebwa Shk. Ahmada Sulayimaan, era nga yannyonnyola mugwo amakulu ga talaqa, nekyagendererwa muyo, oluvannyuma nannyonnyola obukwakkulizo bwayo obuna.
- Oluganda Omusomesa : Quraish Mazinga Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno nti enkomerero y’obulamu kufa, era nti omuddu oluvannyuma lw’okufa alina ekimu kubifo ebibiri ejannah oba omuliro, era nakubiriza abasiraamu okwetegekera olunaku lwe baliva mubulamu bwensi.
- Oluganda Omusomesa : Abdulnoor Ibrahiim Mukisa Omusomesa : Quraish Mazinga Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Omusomo guno gulina ebitundu bibiri, gwasomesebwa Shk. Quraish Mazinga ne Shk. Abdulrahmaan mukisa era nga bannyonnyola mugwo obulamu bwa Abu Twalib nengeri gyeyayambamu Nabbi (s.a.w) ne nfa ye n’ebyokuyiga ebigirimu