Emiteeko

معلومات المواد باللغة العربية

Classification Tree

omuwendo gw'ebintu: 44

  • Oluganda

    PDF

    Ekitabo kino kirimu okunnyonnyola okw'ekigero okw'enfuna ya wudhu n'okusaala kwa Nnabbi Muhammadi okusaasira n'emirembe bibeere ku yye nga mulimu n'ebirala ebikwaaka ku kweyonja n'esswala z'abantu abalina ebisonyiyisa okuva mu bigambo bya sheikh Abdulaziz bin Baz ne sheikh Muhammad bin Uthaymeen Allah Abasaasire.

  • Oluganda

    PDF

    Katabo akannyonnyola enkola ya Umra, nga mulimu n'ebifaananyi ebirambulula mu miko kkumi gyokka.

  • Oluganda

    PDF

    Ensibuko y'ekitabo kwali kukubaganya birowoozo wakati w'omuwandiisi ne ba kabona b'obukristaayo wamu n'abakristaayo abaabulijjo. Okukubaganya ebirowoozo kuno kwali kukkakkamu, nga kwa ssanyu, kwa mukwano, nga kwa kigendererwa ekizimba, nga tekuliimu kunyiiza mukristaayo yenna wadde okuvvoola ekitiibwa ky’omuntu yenna. Wabula mboozi esikiriza era nga ereeta ekibuuzo ekinene eri eddiini y’ekikristaayo.

  • Oluganda

    PDF

    Omuwandisi : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA Omuwandisi : Quraish Mazinga Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA

    Ekitabo kino kikwata kukutegeera fiqh wokusiinza, yagenderera shk. Mukyo kubangula abasiraamu amateeka agakwata ku zakaatul fitir