Emiteeko

معلومات المواد باللغة العربية

Etiquette of Marriage

omuwendo gw'ebintu: 4

  • Oluganda

    YOUTUBE

    Omusomesa : Ahmad Sulaiman Kyeyune Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA

    .Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu g’okwogereza, namateeka agakufuga, nabiki ebikkiriza okukolebwa nomukyala gwoyogereza nebitakkirizibwa

  • Oluganda

    YOUTUBE

    Omusomesa : Umar Swidiq Ndawula Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA

    Yannyonnyola Shk. Mukatundu kano nti ezimu ku bidiat mu kuwasa ensangi zino gyebayita “Empeta y’obufumbo” era nti okwo kuba kwefanaanyiriza bakafiiri

  • Oluganda

    MP4

    Omusomesa : Saalim Bbosa Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA

    Yayogera Shk. Wano obukwakkulizo bwokuwasa buna era nga bwebuno; 1: Okubaawo kwabafumbo ababiri, 2:Okubaawo kwabajulizi babiri nga besiimbu, 3:Okusimagana wakati wabagenda okufumbiriganwa, 4: Okubaawo kwoyo alina obuyinza kumugole omukyaala (waliy) era alina okuba nga mutereevu mu ddiini.

  • Oluganda

    MP4

    Omusomesa : SULAIMAN KAKEETO Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA

    OBUMU KUBUVUNANYIZIBWA BWOMUSAJJA ERI MUKYALA WE, OKUMUBUBIRA, OKUMUGAANA OKWEJAAJAMYA, NOKUTUUKIRIZA EBYETAGO BYABWE