- The Noble Quran
- Sunnah of Prophet Muhammad
- Islamic Creed
- Tawhid (Monotheism)
- Worship
- Islam
- Imān (Faith)
- Matters of Faith
- Benevolence
- Disbelief (Infidelity)
- Hypocrisy
- Shirk (Polytheism)
- Religious Innovation: Types and Examples
- Companions and Family of Prophet Muhammad
- Tawassul (Solicitation)
- The Concept of the Miraculous Acts Done by Some Righteous People
- Jinn
- Loyalty and Friendship vs Disavowal and Enmity
- Ahl-us-Sunnah wa al-Jama‘ah
- Doctrines and Religions
- Sects
- Attributed Sects to Islam
- Contemporary Ideological Doctrines
- Islamic Jurisprudence
- Acts of Worship
- Purification and its Rulings
- Prayer
- Rulings of Funeral
- Zakah
- Fasting
- Pilgrimage and Umrah
- Friday Sermon
- Prayer of the Sick
- Prayer of the Traveler
- Prayer during Fear
- Transactions
- Oaths and Vows
- Family
- Marriage
- Divorce
- Recommended and Disliked Divorce
- Revocable and Irrevocable Divorce
- Woman’s Waiting Period
- Li‘ān (Husband Swearing His Wife Had Intercourse with Another Man)
- Zihār (Likening One’s Wife to His Mother; To Prevent Her On Himself)
- ilā’ (Swearing Not to Intercourse with One's Wife)
- Wife Seeking Divorce
- Taking back One's Divorced Wife
- Breastfeeding
- Child's Custody
- Alimony
- Clothes and Adornment
- Entertainment
- Muslim Society
- Youth Affairs
- Women Affairs
- Children Affairs
- Medicine and Treatment and Islamic Faith-Healing
- Foods and Drinks
- Islamic Criminal Law
- Judiciary System in Islam
- Jihad
- Fiqh of Contemporary Issues
- Fiqh of Minorities
- Islamic Policy
- Schools of Islamic Jurisprudence
- Fatāwa (Fatwas)
- Fundamentals of Islamic Jurisprudence
- Books on Islamic Jurisprudence
- Acts of Worship
- Virtues/Noble Characteristics
- Arabic Language
- Calling to Allah's Religion
- Issues That Muslims Need to Know
- Softening Hearts Reminders
- Promotion of Virtue and Prevention of Vice
- Current State of Calling to Allah's Religion
Imān (Faith)
omuwendo gw'ebintu: 30
- Oluganda Omusomesa : Abdulnoor Ibrahiim Mukisa Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno,ekigendererwa kyomukkiriza munsi “Kusiimisa Allah” n’ekigendererwa kyatakkiriza kusiimisa mwoyogwe.
- Oluganda Omusomesa : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA Omusomesa : Abdulnoor Ibrahiim Mukisa Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Yannonnyola shk. Mu musomo guno nti Allah yasanidde okusinzibwa mubutuufu lwa nsonga biri: 1:kubanga yemutonzi. 2: Era ye mujjuvu
- Oluganda Omusomesa : Quraish Mazinga Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Yannyonnyola Shk. Mumusomo guno nti Allah yawa omuntu amagezi era namusukkulumya nago asobole okulunngama, nayogera obukulu bwokumanya Allah, nobubonero obulaga okubeerawo kwe
- Oluganda Omusomesa : Umar Swidiq Ndawula Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Yannyonnyola Shk. Mumusomo guno obuvunaanyizibwa bwa Babaka neba Nabbi obusinga obukulu, era nga bwe bwokulagirira abantu eri buli kirimu obulungi gyebali kunsi ne kunkomerero, okubasanyusa ne Jannah, n’okubatiisa omuliro, nemiteeko gy’abantu mukwanukula omulanga gwaba Nabbi.
- Oluganda Omusomesa : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA Omusomesa : Yahya Ramadhan Mwanje Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Yannyonnyola shk. Nti allah yatuma ababaka basomese abantu okwawula allah, nabutya bwebalina okumusinza, era babannyonnyole empeera yooyo akkiriza allah era namugondera, neyooyo amukafuwalira n’amujemera
- Oluganda Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Yannyonnyola shk. Ebikakasa nti okkiriza allah, nga okukkiriza okubaawo kwa allah, n’obulezi bwe, n’okusinzibwa kwe, namannyage nebitendo bye
- Oluganda Omusomesa : Yahya Ramadhan Mwanje Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Yannyonnyola shk.obwennyini bwokumanya allah n’okumugondera nobukulu bwako, era nti ezimu kunsonga ezigenda okuyingiza abaddu ejjana kumugondera.
- Oluganda Omusomesa : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA Omusomesa : Yahya Ramadhan Mwanje Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Yannyonnyola shk. Amakulu g’okuzuukira, n’obujulizi obukuyimirizaawo, n’embeera z’abantu mukuzuukira
- Oluganda Omusomesa : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Shk. Yannyonnyola mumusomo guno amakulu ga tawuhiid, nobulungi bwe, nemitendera gy’abaddu abaawula allah, n’obujulizi kubuli kimu, nebitendo byabakkiriza.
- Oluganda Omusomesa : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Shk. Yannyonnyola amakulu g’okukkiriza bamalaika nekifo kyakwo, nebigendera kukuzikkiriza, nemalaika ezisiinga ekitiibwa.
- Oluganda Omusomesa : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA Omusomesa : Hamuza Kateregga Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Shk. Yannyonnyola amakulu g’okukkiriza nabbi (s.a.w) nebintu ebikuyimirizaawo.
- Oluganda Omusomesa : Abdulnoor Ibrahiim Mukisa Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno, nti kubimu ebiva mu fitina “ kwekubijjisa ekifaananyi ky’obusiraamu” nemiteeko gyabantu mukumanya ebintambula munsi mukiseera kyefinina
- Oluganda Omusomesa : Abdulnoor Ibrahiim Mukisa Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Yannyonnyola shk. Mu musomo guno amakulu ge fitina, nebyo ebigivaamu.
- Oluganda Omusomesa : MUHAMMAD LUGOLOOBI Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Shk. Yayogera mu musomo guno entandikwa y’okutonda Nabbi Adam, okuyingizibwa kwe mu Jjana n’okugifuluma mu okujja kunsi.
- Oluganda Omusomesa : Umar Swidiq Ndawula Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Obukkiriza nempagi zaabwo mukaaga, okugoberera obulungamu okuva eri allah, okuyisa banno nga bwoyagala bakuyise.
- Oluganda Omusomesa : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA Omusomesa : Abdulnoor Ibrahiim Mukisa Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Yannyonnyola Shk. Mukatundu kano ensonga mukaaga mwezo eziviirako abantu okuyingira omuliro
- Oluganda Omusomesa : Ahmad Sulaiman Kyeyune Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Mu musomo gno yannyonnyola Shk. Ebyafaayo bya Mariam wuwala wa Imraan, okuzaalibwa kwe, n’okukula kwe, nebyokuyiga ebirimu
- Oluganda Omusomesa : Umar Swidiq Ndawula Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Yannonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu gebigambo ebiri mu (s.a.w) Hadiith ya Hudhaifa,: “Abantu baali babuuza Nabbi ebirungi nga nze mubuuza bibi olwokutya okubigwamu” n’ebyokuyiga ebirimu.
- Oluganda Omusomesa : Ahmad Sulaiman Kyeyune Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Shk. Yesigamiza omusomo guno ku hadith ya nabbi (s.a.w) egamba nti ‘mulagire abaana bamwe okusaala nga balina emyaka musaanvu era mubakubemu - olwo kujireka- nga bawezezza emyaka kumi, mubaawule nemubisulo’
- Oluganda Omusomesa : Yahya Ramadhan Mwanje Okwekenneenya : FAROOQ ABDULNOOR NTANDA
Shk. Yesigamiza omusomo guno ku hadith yannabi (s.a.w) yagamnba nti abantu basatu allah yaziyiza kubo ejjana: omunyi womwenge, ayisa obubi bakadde be, n’omusajja sekibotte oyo atafaayo kubwonoonefu bwabantu be.